Ezra 3:11

11 aNe bayimba ennyimba ez’okwebaza n’okutendereza Mukama nga boogera nti,

“Mulungi,
n’okwagala kwe eri Isirayiri kubeerera emirembe gyonna.”
Abantu bonna ne bayimusa amaloboozi gaabwe nga batendereza Mukama, kubanga omusingi gw’ennyumba ya Mukama gwali guzimbiddwa.
Copyright information for LugEEEE